Marknadens största urval
Snabb leverans

Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Om Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby’Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka. Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n’ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n’okuba mu bulumi. Era olw’okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw’ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng’ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw’ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw’olubeerera okubalindiridde. Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw’olubeerera n’okuva mu maziga gonna, ennaku, n’obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby’ekika ekyo n’okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw’ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y’okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala. ...

Visa mer
  • Språk:
  • Luganda
  • ISBN:
  • 9791126305568
  • Format:
  • Häftad
  • Sidor:
  • 226
  • Utgiven:
  • 12. februari 2020
  • Mått:
  • 140x210x13 mm.
  • Vikt:
  • 281 g.
Leveranstid: 2-4 veckor
Förväntad leverans: 10. februari 2025

Beskrivning av Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)

Abakristaayo bafuna eddembe bwe bagenda babala ebibala eby’Omwoyo Omutukuvu, nga mu byo tewali mateeka.
Buli muntu yenna alina okugoberera amateeka n’ebiragiro mu mbeera yonna gyabeeramu. Bwe bawulira nti amateeka gano galinga enjegere ezibasiba, bajja kuzitoowererwa n’okuba mu bulumi. Era olw’okuba bawulira omugugu ne basalawo okugoberera okwegomba kw’ensi, eryo si ddembe. Nga bamaze okwetaba mu bintu ng’ebyo, bajja kusigaza kwenyumiriza mw’ebyo bye batuuseeko, era ekinaavaamu bagwe mu kufa okw’olubeerera okubalindiridde.
Eddembe erya nnamaddala kwe kuteebwa okuva mu kufa okw’olubeerera n’okuva mu maziga gonna, ennaku, n’obulumi. Era kwe kufuga embala eyasooka etuwa ebintu eby’ekika ekyo n’okufuna amaanyi okubifuga. Katonda kwagala tayagala tuboneebone mu ngeri yonna, era olw’ensonga eno Yawandiika mu Bayibuli engeri y’okweyagalira mu bulamu obutaggwaawo ne ddembe erya ddala.
...

Användarnas betyg av Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda)



Hitta liknande böcker
Boken Ku Biri Ng'ebyo Tewali Mateeka(Luganda) finns i följande kategorier:

Gör som tusentals andra bokälskare

Prenumerera på vårt nyhetsbrev för att få fantastiska erbjudanden och inspiration för din nästa läsning.