Om Olw'ekibi, N'olw'obutuukirivu, N'olw'omusango(Luganda Edition)
Olwaleero, eriyo abantu abatambula mu bulamu nga tebamanyi nti waliyo n'ekibi, oba obutuukirivu, wadde okumanya ku musango ne kye bikwatako. N'abo abagenda ku kkanisa tebalina bukakafu bwa bulokozi, era ne batambulira mu bulamu obw'ensi-ng'omuntu omulala yenna mu nsi. Era, tebatambulira mu bulamu bwa Kikristaayo obwo obutuukirivu okusinziira ku Katonda, wabula batambulira mu butuukirivu bo bwe balowooza nti bwe butuukirivu. Kale olw'ekibi, Olw'obutuukirivu, n'Olwomusango kye kitabo ekisooka omuli obubaka obw'omuddiring'anwa obwa obulongoofu n'amaanyi nga kyogera ku ngeri gye tuyinza okutambulira mu Bulamu obw'Ekikristaayo nga tufuna okusonyiyibwa ebibi byaffe n'okutuukiriza obutuukirivu bwa Katonda mu bulamu bwaffe.
Visa mer